Ddala Abaatulugunyizibwa Banaakeberwa?

0
510

Ekitongole ekyakwasiddwa ogw’okwekebejja abali ku gw’okutta omugenzi Andrew Felix Kaweesi ekya African Centre For Treatment and Rehabilitation of Torture Victims kirindidde lunaku lwokka lwebagenda okubabakwasa.