Ebitebe Bya Uganda Ebweru Birwaza

0
2

Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akalondola ensansanya y’ensimbi za gavumenti aka Public Accounts committee batabukidde abakungu okuva mu ministule ekola ku nsonga zebweru wegwanga okusirika obusirisi nga ebitebe bya Uganda wabweru bili mumbera mbi.
Ababaka bano banyivu olwa uganda okubeera na’ababaka abangi mu mawanaga agamu ekyongedde ku kulwanira emirimu ku bitebe bino nga balwanira obuyinza.