Ebya Centenary Park Biranze

0
407

Ekitongole ky’amazzi ki National Water and Sewerage Corporation kitandise leero emirimu gyakyo nga kimenyawo ebimu ku bizimbe mu Centenary Park.
Ebizimbe nga bisatu bimenyeddwa okusobola okukukolawo ekkubo omudumu gw’amazzi n’ogwa kazambi weginaayita.