Ebyafaayo By'essaza Kyaddondo

0
1066

Kyddondo ssaza lya byafaayo mu bwakaba bwa Buganda anti mwemutudde ekitebe ekikulu eky’obwakaba bwa Buganda kowssa amasiro g’e Kasubi omugalamidde basekaba ba Buganda abana mu lunyiriri omuva ssababasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi alamula Obuganda.
Nga tutandika emboozi ey’e njawulo ng’Obuganda bwesunga okujaguza emyaka….nga Ssabasajja alamula katusooke tukuleambuze essaza lyennyini omuli embiri za beene ez’enjawulo.