Ekibira E Mubende Baakisimbamu Kasooli

0
522

Minister avunanyizibwa ku mazzi n’oButonde bwensi wano mugwanga Sam Cheptoris agenze kipayopayo Mubende okusobola okuzula bantu abefunyilide okusanyawo ebibira nga balima kasoli mu kibira kya Gavumenti mubende.
Minister okusituka okugenda mukibira kya Gavumenti ekya Mpenve Mugombolola ye Butorogo wano Mubende kiddilide okufuna amawulire nti waliwo abantu abali mukusanyawo ekibira kino nga balima kasoli mukibira kino ekintu ekimenya amateka.