Ekyoto: Lwaki Abasajja Tebawerekera Abakyala mu Ddwaliro?

0
975

Bwoba ayagala okulaba obukambwe bw’omusajja kamuteme nti omwana gwewazaala ngomukazi siwuwe, naye wadde ng’abakyala bayita mu bingi okuzaala, omuli okwewuuba mu ddwaliro, abasajja batono nnyo abawerekera bakazi baabwe mu ddwaliro. Abaffe lwaki abasajja bakulibirizibwa okuwerekera bakazi baabwe mu malwaliro.