Embaawo Zonna Ziyidde mu Ndeeba, Abasuububuzi Bakaaba
Abasubuuzi be Mbaawo mu Ndeeba basigadde mugwebusami nemagazza nga byonna biva ku nabbambula w’omuliro akutte ebibanda byaabwe okukakana ngemaali ebalirirwaamu obuwanana bw’esimbi etokomosse.
Omuliro guno gukutte mu kiro ekiksezeza olunaku lwaleero wabula bo abasubuuzi basigadde bakukulumira bazinya moto.