Enkuba Etonnye Mirambo mu Kampala

0
717

Enkuba efudembye okumala essaawa mu Kampala tekomye ku kutataaganya mirimu gyokka wabula ereeteddemu n’omulambo gw’omusajja abadde obukunya.
Omulambo guno guzuuliddwa mu mwala okumpi ne woofiisi z’akakiiko k’ebyokulonda mu Kampala.