Ettaka Lyawudde Abasiraamu

0
622

Ekiba ttaaka ekitataliza kiserese abasiramu b’e Kamuli nga emitima gibeewanise ekibawalirizza okuddukira ewa supreme mufti e kibuli abaduukirire ataase n’emizikiti gyabwe.
Enwe bazisonze mu police okukolagana naabafere, ekintu mufti kyeyeyamye okubayambako.