Etteeka lyandiyambye Abayonsa

0
1048

Ensangi zino, abaana bangi bajjibwa ku mabere nga tebannaweza myezi giwera etaano oba mukaaga olw’a ba maama emirimu gyebakola okubasingira amabujje gaabwe.
Wabula kino abakyala bangi tebakikola lwa kwagala wabula embeera okubakaka nga n’ababawa emirimu oluusi beesulirayo gwa nnaggamba kuba bbo kyebaba basing okufaako bebakozi okukola emirimu nga bwebaalagaana.
Olwaleero mu mawulire gaffe ag’enjawulo, tukutuusako emboozi ya Janet Bulya Nsamba eyabula kata asuulewo omulimu olw’omwana.
Bushrah Namirimu awayizzamu kko naye.