Ettemu Nga Lisusse E Katabi

0
587

Obunkenke bweyongedde ku byalo okuli Nkumba ne Katabi mu ggombolola y’e Katabi Ntebe mu district y’e wakiso oluvannyuma lw’okutta omuntu omulala mu kiro kikeesezza olwaleero.
Omugenzi ategerekese nga Rose Nakimuli yasangiddwa mu kasiri ka muwogo akali okumpi newabadde asula nga bamufumise nebiti mu mbugo oluvannyuma lwokumusobyako.

TagsKatabi