Eyakubwa Amasasi Alulojja

0
833

Poliisi enaku zino ebadde erepuka nagwatulugunya bateberezebwa okuba abamenyi bamateeka, ate abakakasa nti tekyasobola kukola mirimu gyaayo okuleka okulya obuli enguzi nabo basitudde enkundi.
Shemy Sengonzi mutuuze we Salama Munyonyo agamba nti waali yafuuka mulema naye nga byonna byava ku ofiisa wa Poliisi eyamukuba amasasi, naye wadde agenze mubuli wofiisi ya Poliisi tayambiddwa, olwo eyamulemaza nasigala okukunumba nga seddume w’embuzi ayasiza entamu. Katufune ebikira ku bino.