Eyavuganya Otafire Azzeeyo Mu Kkomera

0
599

Ensonga y’okwekalaakaasa kwabawaabi ba kkooti ekosezza emirimu nga n’okusaba kwomubaka w’e Ruhinda Donozio Kahonda okwekweyimirirwa kwongezeddwaayo lwa bbula lya bawaabi ba kkootio
Omubaka Kahonda abadde asuubirwa okukkirizibwa okweyimirirwa leero kyokka omulamuzi ali mu musango guno Eva Luswata tasobodde kukkirizza kubanga oludda oluwaabi terubaddeewo