FDC Esitukiddemu Nate, Baagala Bukulembeze

0
659

Bannakibiina kya FDC bali mu nteekateeka za kwongera kunyweza kibiina kyabwe nga mukino m bwangu ddala bagala kulonda bukulembeze mu district empya ezakatandika okukola.
Ekibiina era kiri munteekateeka zakulonda president wekibiina omujja nga ekisanja kya Major Gen Mugisha Muntu kisemberera okugwako.