Jjajja W'obusiraamu Yakola Nnyo

0
535

Okusinziira ku byafaayo, Omulangira Nuhu Mbogo Kyabasinga yalina emyaka mwenda gyokka Kitaawe Ssekabaka Ssuuna bweyayaniriza abawarabu mu Lubiri lwe mu mwaka gwa 1844 era oluvannyuma lwa muganda we Ssekabaka Muteesa 1 okulya engoma, obuvunayizibwa obwamukwasibwa bwali bwa kubunyisa buyisiraamu mu Buganda.
Bushrah Namirimu n’olwaleero akwongera ebyafaayo by’omulangira Nuhu Mbogo Kyabasinga nga Abasiraamu betegekera okujaguza emyaka 122 bukya adda kuva mu buwanganguse.