Kadaga Asoomoozezza Abasomesa

0
509

OMUKUbiriza w’olukiiko lw’eggwanaga Rebbecca Kadaga awanjagidde abasomesa okukozesa obungi bwabayizi mu masomero okulwanyisa enkyukakyuka mu mbeera z’obudde ezifuukidde Uganda ekyambika.Kadaga agamba abasomesa basobola okukozesa omwagaanya guno okulwanyisa n’okukuuma obutonde bwensi kubanga ebintu bitandise okukyuka.