Kayihura Alambudde Centenary Park Leero

0
475

Sabapoliisi wa Uganda Gen Kale Kayhura leero alambudde ebigenda mu maaso ku kibangirizi kya Centinary paaka nokukakasa nti ekiragiro omukulembeeze kyeyawadde kitekebwa mu nkola.
Kayihura asinzidde eno neyekokola abakulira ebitongole bya Gavumenti abamu abalemererwa okukola egyaabwe nebadda mu kuwalampa Poliisi ngokusinga anokoddeyo Kcca. Kakati Kamera zaffe zirabye ku motoka nga ziriko byezisengula awagenda okuyisibwa paipu z’amazzi.