KCCA FC Ye Nantamegwa wa Liigi

0
480

Club ya KCCA FC eyongedde okulaga nti mpaawo agya kuwonera mu kisaawe kyaabwe ekya Philip Omondi bwebabakanye ku Fus Rabat eya Morocco nebajikunkumula goolo 3-1. Geofrey Serunkuma, Isaac Muleme ne Saddam Juma bebatebedde KCCA FC.