Minisita Lokodo Akaaye

0
368

Minisita avunanyizibwa kukwasisa empisa Faaza Simon Lokodo alagidde polisi ekwata ba Ssentebe ba district n’aba magombolola abaakumy mu bannaabwe omuliro ne bavvoola minisita w’amateeka n’ekitongole ekiramuzi Kahinda Otafiire mulukungana olwabadde e Namboole.
Faaza Lokodo agambye nti eneyisa yabakulembeze eyayoleseddwa siyakintu kilamu nga abo abavunanyizibwa okukuma omuliro munabwe okuyira minisita amaazi waamu nokumubogorera balina okugolorwa ettumba.