Museveni Attenderezza Ssebaana

0
403

Pulezidenti Museveni akubirizza abavubuka okwetanira okuyiiya n’okutondawo emirimu nga kino ky’ekimu kwebyo ebigatta ku nkulaakulana y’eggwanga.
Bino Museveni Abyogedde ayogerako eri abakungubazi e Kansanga mu maka g’omugenzi John Sebaana Kizito, mu kiro ekikeesezza olwaleero.