Musomese Abaana Ennimi Eziwera – Bishop Kakooza

0
632

Omusumba we Saza lye Lugazi Christopher Kakooza asabye abazadde nabayima abeyimiriira abaana nga babatizibwa okuba Abasaale enyo mukukumira emigigi emito mu nnono ya klezia.
Omusumba Kakooza agamba nti buvunaanyizibwa bwa bazadde okulaba nga eklezia efuna abawereza abenkya era nga kino kisoboka singa abaana ababa bafunye amasakalamentu agenjawulo bakumibwa mu mbeera etya katonda.