Mwanjule Ebaggo Ly'emyaka Nalwo Luggwe

0
396

Omu ku babaka ba paalamenti banna NRM abawagira okujja ekkomo ku myaaka 75 egiri mu semateeka omuntu kwakola okwesimbawo kubwa president ayagala ebbago lino litebwe mangu likubaganyizibweeko ebirowoozo
James Kakooza akikirila abantu be Kabula atuuzizza olukungaana lw’amawulire ku paalamenti nacoomera gavumenti olw’okwekunya mu kwanja ebbago lino