Obunkenke Mu Byokwerinda

0
587

Emyezi ebiri emabega poliisi yatongoza ekikwekkweto tokka owenjja wano mu Kampala n’emiriraano nga ekigendererwa eky’okulwanyisa obumenyi bwammateeka obweyongera buli lukya mubitundu ebitali bimu.
Wabula ekyewunyisa ate bwebumenyi bw’amateeka omuli okuyingirira abantu mpozi n’okubatemula bweyongera bweyongezi.