Okulwanyisa Okutonnya

0
917

Alipoota envanyuma ku kimbe kya Fistula oba okutonya mubakyala abazaala eraga nti Uganda erina omulimo munene okumalawo obulwadd buno
Wano mu Africa uganda ekwata kya kubiri mu nsi ezitawanyizibwa Okutonnya.
Bino byebimu kubisuza abavunanyizibwa kubyobulamu nga bakukunadde nga Lumonde mu bikata era leero wategekedwawo okutambula okwenjawulo okusobola okumanyisa bannayuganda ku bulwadde mpozzi nokusakira abalwadde ensimbi ezokubalongoosa.