Oluguudo Lw'eKatosi Lukyalina Ebizibu

0
472

Ekisubizo kya gavumenti wamu ne ba kontulakita abakwasibwa omulimu gwo kukola olugudo lwe Mukono Kyetume Katosi ogusubirwa okugwa mu mwezi gwa 11 omwaka guno kyandigwa obutaka olwe ndooliito ezikyali ku ttaka mu bitundu ebimu mwe lulina okuyitta.
Abatuzze abamu bana nyini ttaka bagamba nti tebayinza kukiriza mulimu gwona kukolebwa ku ttaka lyabwe nga ekitongole kya Uganda National Roads Authority tekinabasasula nsimbi zabwe.
Embeera eno evirideko olugudo okukolebwa nga ebitundu ebimu bibukibwa.