Omubaka Bobi Wine Waakusigala Ayimba

0
1043

Abantu omukwano gwebalaze Kyagulanyi Robert abasinga gwebamanyi nga Bobi wine naye gyaali akyakyewunya kungeri abantu gyebamwagalamu.
Wabula mu ssanyu erikyagenda mu maaso waliwo abamu ate abavuddryo emitima negitandiika okubakyekeera nga bagamba nti ne Kyagulanyi yandituuka mu Palamenti natandiika okubasimulizaako ebisooto ng’abamu bwebakola ababasindika mu Palamenti.