Omubaka Kaudah Aziikiddwa

0
642

Abadde omubaka wa district ye Iganda Hairat Kaudha leero agalamiziddwa mu nyumba ye eyoloberera era nasisi w’omuntu akulumuse okuva mu bitundu ebitali bimu okwetaba ku mikolo egyokuziika.
Okusalira omugenzi kukulembeddwamu Mufuti wa Uganda seeka Shaban Ramadhan Mubajje. Era nga naye azikiddwa mu bitibwa.