Omukenkufu Ssempebwa Alabudde

0
775

Munnamateeka omugundiivu era omu ku beenekennya ssemateeka wa 1995 professor Fredrick Ssempebwa alabudde nti ennongoosereza Gavt zeeyagala okukola mu tteeka ly’ettaka tezeetaagisa mu kiseera kino.
Omukenkufu Ssempebwa mu mboozi ey’a kafubo ne NBS ategeezezza nti talaba bukulu bwa nnongosereza mu tteeka lya ttaka kuba lirimu buli kyetaagisa okufuga ettaka mu Uganda.

More News