Omupoliisi Bakaleke Akaaye Luno

0
819

Abantu musanvu bebaakakwatibwa mu bbanga lya nnaku musanvu e kasannje ku byekuusa ku nte ezizze zibbibwa nga ezisoba mu 100 zezibbiddwa mu bbanga lya myezi ebiri.
Oluvanyuma lw’omuduumizi wa police mu Kampala South Siraje Bakaleke okuyiwayo basajja be ng’abawadde ebiragiro by’okuffefetta ababbi b’ebisolo abaali bafuuse mmo mu kitundu ky’e kasanje, okwanukula omulanga gwabatuuze embeera kati eri yadde yadde ko.