Omuvubi Eyabula Alabise Ng'awunya

0
588

Abavubi b’oku mwalo gw’e Kirinda Busabalala kyaddaaki bazudde omulambo gwa muvubi munnaabwe abadde amaze ennaku mukaaga ngabuze.
Omufu abatuuze bamusanze atengeetera ku mazzi nga n’eryato mweyali liri lyokka.