Omuvuzi W'eggaali Atakowa

0
1103

Wano mu Uganda omuzannyo gw’okuvuga eggaali gukyakula era abagugezaako kibazibuwalira okwetaba mu muzannyo guno ku mutendera gw’ensi yonna.
Omu ku bavubuka ebettanira omuzannyo guno ye Jordan Shilek, okufunye omukisa okugenda e Bubirigi okutendekebwa okusotta eggaali z’empaka.
Omusasi waffe Grace Mbabazi awayizzaamu naye.