Oweekitibwa Walusimbi Avumiridde Abakulembeze Abasika

0
606

Oluvannyuma lw’ebbanga nga talabikako kumikolo egisinga , eyali katikkiro wa Buganda JB Walusimbi kyaddaaki alabiseeko ku mukolo gwa lotale e mityana navumirira nnyo abantu abajja mu bukulembeze nebakulembeza ekyokusaanyaawo omukululo gwabo bebaddidde mu bigere.
Oweek Walusimbi agamba abakulembeze abaggya bayige okutwala enteekateeka zebebasikidde mu maaso mu kifo kyokusaanyaawo ebyabalala.