Poliisi Ekutte Abasoba Mu 100

0
981

Oluvannyuma lw’abantu abawera okusinga bamalaaya n’abawala abakola mu bbaala okujja nga battibwa mu Nansana, poliisi ekedde kukola kikwekweto ekyenjawulo okufuuza abazzi b’emisango.
Ekikwekweto kino poliisi kyetuumye Lala Salaam ekitegeeza Sula Bulungi kigenze okuggwa ng’abantu abasoba mu kikumi bakwatiddwa