Ssaabalabirizi Ntagali Ayatulidde Abali B'enguzi

0
925

Ssaabalabirizi we Kanisa ya Uganda His Grace Stanley Ntagali alabudde bannayuganda nti gyebanaakoma okweyagalizi boka naboka nenguzi gyegenda okukomya okusenkenya egwanga kumpi kutuuka kulimalawo.
Sabalabirizi Ntagali asinzidde Makerere ku mukolo ogubadde ogwokuggulawo ekanisa ya ya ST. Francis e Makerere olwaleero neyekokola enguzi efuuse Namujinga eri egwanga.