Ssenninde: Abaambala Bubi Mubagobe

0
468

Minisita w’ebyanjigiriza ebisookerwako alagidde bannyini masomero mu ggwanga okugobanga abazadde abajja ku masomero nga bambadde obugoye buno b kokokonyo oba bu wanengedde kubanga akizudde nti bangi besitaza abaana.
Mi nisita Ssenninde waayogeredde bino nga ne gavumenti yavaayo newa amateeka amaggya ku nyambala ya ofiisi ngekkaatiriza ennyambala ennungi.