Wuuno Omwana Azannya 'Chess' Okwekutula

0
803

Omuzannyo gwa Chess gumanyikidwa ng’ogw’abantu abalowooza ennyo era bangi bagutya.
Era okusanga omwana omuto azannya chess sikyabulijo.Kati no kusomero lya Bridge International e Kyebando, waliyo omuwala ow’emyaka omukaaga azannya chess okwekutula.
Web Daniel Sebakijje wuuno kakulojere omwana ono.