Zizino Ezaava Mu Misinde Gya Kabaka

0
870

Ssbasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi awaddeyo obukadde bwa sillingi 110 eri ekeberezo lya Gav’t okuyambako kunteekateeka z’okulwanyisa endwadde ya Sickle Cell.
Zino zensimbi ezaakunganyizibwa okuva mu misinde egyategekebwa mu nteekateeka zamazalibwa ga Kabaka ogomulundi ogwe 62.