Laba Essanyu Lya Beene

0
1153

Enteekateeka z’okukuza amatikkira g’omuntanda zeeyongedde ebbugumu mu ssaza lye ery’e Buweekula ng’abeno tebalinze bikujjuko bya lunaku mulindwa owa 31.
Enguudo ezimu zikedde kuggalwa mu kibuga Mubende ekikulu mu ssaza lino abantu ne batandika okwolesa ebitone eby’enjawulo.