Aba "K'ogikwatako!" Bakwatiddwako

0
962

Emirimu gisanyaladde mu bitundu ebimu ebyekibuga Kampala Poliisi bwebadde eguggulana na bawagizi be kibiina kya DP ababadde baagenda ku kibangirizi kya Ssemateeka okutongoza kawefube wabwe gwebayita togikwatako nga agendererddwamu okuwakanya gavumenti okukyusa dssemateeka nekigendererwa ekyokuggya ekkomo ku myaka gya pulezidenti ne teeka lye Ttaka. Bana DP baangi bubazibedeko mabega wa mitayimbwa.