Okuyonsa Kikulu Naye

0
1046

Nga tuwumba wumba wiiki eyatelebwaawo okujukiza abakyala omulimo gwaabwe ogwo kuyonsa abaana, tukuletedde omukyala akola kyona ekisoboka okulaba nga abaana be tebanywa kintu kyoona okujako amatta gamabeere okutuuka nga bawezeza emyeezi omukaga.
Lucy Nywachwo omutuuze we kira awayizamu nomusasi waffe kubutya bwakikola nebilungi byakifunyeemu.