Mujib Apondoose

0
932

Omulamuzi wa kkooti enkulu mu kampala Margret Oumo olwalero agobye okusaba kwa Mujib Kasule okulaba nga kkooti eyimiziriza okulonda kw’ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga okunabeera e Masindi enkya.