UNEB: Okubba Ebibuuzo Kususse

0
946

Tekinologiya azze akyuka aleese ebirungi nebibi nga bannabyanjigiriza wadde nga ayongedde okubanguyiriza emirimu, naye ate abamukozesa obubi nabo baleese okusoomooza okutali kumu.
Ebitongole ebivunanyizibwa ku bigezo okuva mu mawanga agatali gamu biri kuno okwongera okutema empenda eyokulongosaamu omulimu gwabwe nokusingira ddala engeri jebayinza okwangagamu tekinologiya akozesebwa obubi naddala mukubba ebigezo.