Ekibuga Malaba Kisigadde Kikalu

0
956

Emirimu gyesibye ku nsalo ya Uganda ne Kenya mu kibuga kye Malaba olw’okulonda okubadde ku muliraano eKenya nga ekitundu kibadde kikalu obutafanaanako nga bulijjo
Kino kilabiddwa nga akabonero akobweralikirivu kyokka abamu bagamba nti abantu bangi abageenze mu byaalo byaabwe gyebaba bakubira akalulu