Olukiiko Lwa Ku Bbalaza

0
907

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II waakulabiko eri Obuganda ng’aggulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 25 nga 14 ku monday ya sabiiti ejja.
Buli mwaka oluvannyuma lw’okukuza amatikkira Ssabajja aggulawo olukiiko lwa Buganda mwaweera obubaka obwenjawulo eri abantu be.
Ne ku mulundi guno Obnuganda bwesunga okuwulira obubaka bw’omutanda ng’agulawo olukiiko olwa 25.