Lacrosse Bannayuganda Bamwefuze

0
981

Uganda nsi emanyikidwa okwaniiriza emizannyo n’abantu okuva mu mawanga amalala.
Mu 2009 Uganda yayanirizza omuzannyo gwa Lacrosse oggwaali tegulabwangako nga gusibuka mu America
Kyokka wayise emyaka mibale, kati Uganda yesinga okuzannya omuzannyo guno ku semazinga w’Africa.