E Mubende Abatuuze Baliira Ku Nsiko Lwa Muchayina

0
1021

Abantu abawerako badduse mu maka gabwe nga mukadde kano baliira kunsiko n’okusinga ku nkwaale olwo okutya okukwatibwa police oluvanyuma lwo okutemulwa kwomukulu kubakulu faamu emu mu kitundu kino.
Abadduse mu maka gabwe batuuze ku byalo okuli Nakasozi, Buttoro Namayindi, Kicucuro, Lwamagwa ne Kyedikyo mu gombolola ye Madudu ne Butorogo e mubende era nga kino kidiridde manager steven tumwine okusalwako omutwe nga 17/07/2017