Abatuuze E Mubende Bagonye Ababaka

0
1087

Ababaka abatuula ku kakiiko k’ebyogagga eby’omuttaka ebigambo bibaweddeko abantu abaagobwa mu birombe by’e Mubende bebabadde bagenze okulambula bwebagobye nga bagamba nti ensonga zaabwe baagala kuzinnyonnyola mukulembeze wa ggwanga yekka.