Ba Kansala Bayomba Lwa Katale

0
934

Olutuula lwa KCCA leero mu kakyankalano oluvanyuma lwa omumyuka wa Meeya wa Rubaga okwekuma ogutaaka neyekandagga nnaava mu Lutuula nga alumirirzza KCCA okutunda akatale ke Nateete ate kanso netabawa budde kunyonyola kunsonga eno.
Okusinziira ku biwandiiko ebiriwo biraga nti akaale kano kaguzibwa kampuni ya RR eranga akadde konna abasuubuzi basuliridde okugobwa.