Eddwaliro Ly'e Lubowa Liri Mu Lussubo

0
555

Omuwandiisi w’akakiiko k’ettaka, Lowella Atollo akawangamudde bwategeezezza akakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka nti ettaka Gavt kweteekateeka okuzimba eddwaliro maaso galikwoleka e Lubowa ku lw’e Ntebe ssi lyayo.
Ettaka eryogerwako liri ku kibanja number 269 nga liwerako yiika ezisoba 100.