Sipiika Kadaga Ali China

0
941

Sipika wa palamenti Rebecca alitwala Kadaga asabye aba china okukomya okunyunyuta Uganda kubanga ekyakula bukuzi ate nga yo China yakula dda.
Bwabadde asisinkanye meeya wekibuga Hanguzhu Wanga Huizhong kwosa ne ba musiga nsimbi mukibuga kiino olunaku lwa leero, Kadaga ayatulidde aba china nga agamba nti Uganda yo ekoze kinenenyo okuwagira China wabula ate china yo ogwaayo gwakujja nakatono Uganda kelina kukatwala.